1ⓠ Bano be baana Dawudi be yazaalira mu Kebbulooni: Omuggulanda ye yali Amunoni gwe yazaala mu Akinoamu Omuyezuleeri; owookubiri ye yali Danyeri gwe yazaala mu Abbigayiri Omukalumeeri;
2owookusatu ye yali Abusaalomu gwe yazaala mu Maaka muwala wa Talumaayi kabaka wʼe Gesuli;
2nʼowookuna ye yali Adoniya gwe yazaala mu Kaggisi.
3Owookutaano ye yali Sefatiya, gwe yazaala mu Abitali
3nʼowʼomukaaga nga ye Isuleyamu gwe yazaala mu Eggulaasi.
4ⓡ Bano omukaaga Dawudi be yazaalira mu Kebbulooni, gye yafugira emyaka musanvu nʼemyezi mukaaga.
4Dawudi yafugira mu Yerusaalemi emyaka amakumi asatu mu esatu,
5ⓢ era bano be baana be yazaalira eyo:
5Simeeya, ne Sobabu, ne Nasani, ne Sulemaani be yazaala mu Besusebba muwala wa Amiyeeri.
6ⓣⓤ Nʼabalala baali Ibukali, ne Erisaama, ne Erifereti,
7ne Noga, ne Nefegi, ne Yafiya,
8ne Erisaama, ne Eriyada, ne Erifereti, bonna awamu mwenda.
9Bano bonna be baali batabani ba Dawudi, obutabala batabani be abalala aba bazaana be. Tamali ye yali mwannyinaabwe.
9
10Mutabani wa Sulemaani yali Lekobowaamu, ne Asa nga ye mutabani wa Abiya, ne Yekosafaati nga ye mutabani wa Asa,
10ne Abiya nga ye mutabani wa Lekobowaamu,
11ne Yolaamu nga ye mutabani wa Yekosafaati, ne Yowaasi nga ye mutabani wa Akaziya,
11ne Akaziya nga ye mutabani wa Yolaamu,
12Amaziya nga ye mutabani wa Yowaasi, ne Yosamu nga ye mutabani wa Azaliya.
12ne Azaliya nga ye mutabani wa Amaziya,
13Akazi yali mutabani wa Yosamu, ne Manase nga ye mutabani wa Keezeekiya.
13ne Keezeekiya nga ye mutabani wa Akazi,
14Amoni yali mutabani wa Manase,
14ne Yosiya nga ye mutabani wa Amoni.
15Batabani ba Yosiya baali ne Yekoyakimu ye yali owookubiri, ne Zeddekiya nga wa wakusatu, ne Sallumu nga wakuna.
15Yokanaani omuggulanda,
16Batabani ba Yekoyakimu baali ne Zeddekiya.
16Yekoniya
17Abaddirira mu lulyo lwa Yekoniya omuwambe be ba:
17Seyalutyeri mutabani we,
18ne Malukiramu, ne Pedaya, ne Senazzali, ne Yekamiya, ne Kosama ne Nedabiya.
18
19Batabani ba Pedaya baali Batabani ba Zerubbaberi baali Mesullamu ne Kananiya, ne Seronisi nga ye mwannyinaabwe.
19Zerubbaberi ne Simeeyi.
20Nʼabalala abataano be yazaala baali
20Kasuba, ne Okeri, ne Berekiya, ne Kasadiya ne Yusubukesedi.
21Batabani ba Kananiya baali
21Peratiya ne Yesukaya, ne mutabani wa Yesukaya nga ye Lefaya, ne mutabani wa Lefaya nga ye Alunani, ne mutabani wa Alumani nga ye Obadiya, ne mutabani wa Obadiya nga ye Sekaniya.
22Abʼolulyo lwa Sekaniya baali Kattusi, ne Igali, ne Baliya, ne Neyaliya, ne Safati. Abazzukulu bonna awamu baali mukaaga.
22Semaaya mutabani we, ngʼabazzukulu be ba
23Batabani ba Neyaliya baali
23Eriwenayi, ne Kizukiya, ne Azulikamu, be baana basatu bonna awamu.
24Batabani ba Eriwenayi baali
24Kodaviya, ne Eriyasibu, ne Peraya, ne Akkubu, ne Yokanaani, ne Deraya ne Anami, be baana musanvu.