1Abooluganda, kye njagala mu mutima gwange era kye nsabira Abayisirayiri eri Katonda, kwe kulokolebwa.
2Kubanga nkakasa nga balina obunyiikivu eri Katonda, naye si mu kutegeera.
3Mu butamanya butuukirivu bwa Katonda, bagezaako okwenoonyeza obutuukirivu, nga bagondera amateeka mu kifo kyʼokugondera obutuukirivu bwa Katonda.
4Kristo atuwa amakulu amajjuvu, buli amukkiriza nʼamuwa obutuukirivu.
5
6
7
8
9Bwʼoyatula nʼakamwa ko nti, Yesu ye Mukama, nʼokkiriza nʼomutima gwo nga Katonda yamuzuukiza mu bafu, olokoka.
10Kubanga omuntu akkiriza na mutima gwe nʼaweebwa obutuukirivu, era ayatula na kamwa ke nʼalokoka.
11
12Tewali njawulo wakati wa Muyudaaya na Muyonaani, kubanga Mukama waabwe yʼomu era ayanukula abo bonna abamukoowoola.
13
14Kale balikoowoola batya oyo gwe batakkiririzaamu? Era balikkiriza batya oyo gwe batawulirangako? Era baliwulira batya awatali abuulira?
15
16
17Noolwekyo okukkiriza kujja olwʼokuwulira ekigambo kya Kristo.
18
19
20
21