1Awo Yesu nʼabagamba nti,
2Bwe waayitawo ennaku mukaaga Yesu nʼatwala Peetero ne Yakobo ne Yokaana nʼabakulembera ne bagenda ku ntikko yʼolusozi oluwanvu ne babeera eyo bokka. Amangwago nʼafuusibwa nga balaba,
3ebyambalo bye ne byeruka nnyo, nga tewali muntu ku nsi asobola kubyoza kubituusa awo!
4Awo Eriya ne Musa ne babalabikira ne batandika okwogera ne Yesu!
5Peetero nʼagamba Yesu nti, “Labbi
6Yayogera atyo olwʼokutya okungi okwabajjira.
7Awo ne walabika ekire, ne kibasaanikira ne muvaamu eddoboozi ne ligamba nti, “Ono ye Mwana wange omwagalwa. Mumuwulirirenga.”
8Amangwago okugenda okukyusa amaaso gaabwe nga tewali muntu mulala okuggyako Yesu eyaliwo yekka nabo.
9Bwe baali bava ku lusozi nga baserengeta, Yesu nʼabakuutira ekyo kye balabye obutakyogerangako okutuusa ngʼOmwana wʼOmuntu amaze okuzuukira mu bafu.
10Bwe batyo nabo ne bakikuuma nga kya kyama, naye ne beebuuzaganya ku byʼokufa nʼokuzuukira kwe.
11Awo ne bamubuuza nti, “Lwaki abannyonnyozi bʼamateeka bagamba nti Eriya asaanira asooke okujja.”
12Yesu nʼabagamba nti,
13
14Yesu nʼabayigirizwa bali abasatu bwe bakka eri bannaabwe okuva ku lusozi, ne basanga ekibiina kinene nga kyetoolodde bannaabwe, abannyonnyozi bʼamateeka nga bawakana nabo.
15Amangwago ekibiina kyonna bwe kyamulaba, ne badduka ne bagenda gyʼali ne bamwaniriza.
16Yesu nʼababuuza nti,
17Omu ku basajja abaali mu kibiina ne yeesowolayo nʼagamba nti, “Omuyigiriza, naleese wano omwana wange omuwonye. Tayinza kwogera aliko omwoyo omubi.
18Era buli lwe gumulumba gumusuula wansi, nʼabimba ejjovu ku mimwa nʼaluma amannyo, olwo yenna nʼakakanyala. Nsabye abayigirizwa bo bagumugobeko, naye ne balemwa.”
19Yesu nʼagamba nti,
20Ne bamumuleetera. Omwoyo bwe gwamulaba ne gusikambula omulenzi, ne gumusuula wansi, nga bwe yeevulungula nga bwʼabimba nʼejjovu ku mimwa.
21Yesu nʼabuuza kitaawe wʼomwana nti,
22Oluusi gumusuula mu muliro oluusi mu mazzi nga gwagala okumutta. Obanga olina kyʼosobola okutukolera, tusaasire.”
23Yesu nʼamuddamu nti,
24Amangwago Kitaawe wʼomwana nʼayogerera waggulu nti, “Nzikiriza, naye nnyamba okukkiriza kwange kweyogereko!”
25Yesu bwe yalaba ngʼekibiina kyeyongera obunene, nʼaboggolera dayimooni nti,
26Awo omwoyo ne guwowoggana nnyo, ne gumusikambula nnyo, ne gumuvaako nʼaba ngʼafudde, bangi ne balowooza nti afudde.
27Naye Yesu nʼamukwata ku mukono nʼamuyimiriza.
28Awo Yesu bwe yayingira mu nnyumba abayigirizwa be, ne bamubuuza mu kyama nti, “Lwaki ffe tetwasobodde kumugoba?”
29Nʼaddamu nti,
30Bwe baava mu bitundu ebyo ne bayita mu Ggaliraaya. Yesu yali tayagala muntu yenna kumanya.
31Kubanga yali ayigiriza abayigirizwa ngʼabagamba nti,
32Wabula tebaategeera bye yayogera ate ne batya okumubuuza.
33Awo ne batuuka e Kaperunawumu. Bwe baali mu nnyumba, nʼababuuza nti,
34Naye ne basirika kubanga mu kkubo baawakanira asinga ekitiibwa mu bo!
35Awo bwe yatuula nʼayita ekkumi nʼababiri, nʼabagamba nti,
36Nʼaddira omwana omuto nʼamussa wakati waabwe, nʼamusitula mu mikono gye nʼabagamba nti,
37
38Yokaana nʼamugamba nti, “Omuyigiriza, twalaba omuntu ngʼagoba baddayimooni mu linnya lyo, ne tumuziyiza kubanga tayita naffe.”
39Naye Yesu nʼamuddamu nti,
40
41
42
43
44
45
46
47
48
49
50