1Ebigambo byʼOmubuulizi, mutabani wa Dawudi kabaka mu Yerusaalemi.
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12Nze Omubuulizi nali kabaka wa Isirayiri mu Yerusaalemi.
13Nagezaako nʼomutima gwange okuyiga nʼokwetegereza nʼamagezi gange gonna mu ebyo ebikolebwa wansi wʼeggulu; omulimu Katonda gwe yawa abaana bʼabantu okukola, guteganya.
14Ndabye ebintu byonna ebikolebwa wansi wʼenjuba; era laba, byonna butaliimu na kugoberera mpewo.
15
16Nayogera munda yange nti Nfunye amagezi mangi agasinga agʼabo bonna abaali babadde mu Yerusaalemi, era nfunye amagezi nʼokumanya kungi.
17Era omutima gwange ne gumanya okwawula amagezi nʼeddalu, nʼobutategeera. Ne ntegeera nti na kino nakyo kugoberera mpewo.
18