1Oluvannyuma lwʼebyo, Yesu nʼasomoka ennyanja eyʼe Ggaliraaya, era eyitibwa eyʼe Tiberiya.
2Ekibiina kyʼabantu kinene ne bamugoberera, kubanga baalaba ebyamagero bye yakola ngʼawonya abalwadde.
3Awo Yesu nʼalinnya ku lusozi nʼatuula wansi nʼabayigirizwa be.
4Embaga yʼAbayudaaya eyitibwa Okuyitako yali eri kumpi okutuuka.
5Yesu bwe yayimusa amaaso nʼalaba ekibiina kyʼabantu ekinene, nga bajja gyʼali, nʼagamba Firipo nti,
6Yayogera atyo kugezesa Firipo, kubanga Yesu yali amanyi kyʼagenda okukola.
7Firipo nʼamuddamu nti, “Emmere egula eddinaali ebikumi ebibiri teesobole na kubabuna, buli omu okulyako akatono.”
8Awo omu ku bayigirizwa be, Andereya muganda wa Simooni Peetero, nʼamugamba nti,
9“Wano waliwo omulenzi alina emigaati etaano egya sayiri, nʼebyennyanja bibiri. Naye bino binaagasa ki abantu abangi bwe bati?”
10Yesu nʼabagamba nti,
11Awo Yesu nʼatoola emigaati ne yeebaza Katonda, nʼagabula abantu abatudde. Nʼebyennyanja nʼakola bwʼatyo. Bonna ne balya ne bakkuta.
12Oluvannyuma Yesu nʼagamba abayigirizwa be nti,
13Ne babukuŋŋaanya, ne bajjuza ebibbo kkumi na bibiri ebyʼobutundutundu obwava mu migaati etaano egya sayiri, obwasigalawo nga bamaze okulya.
14Abantu bwe baalaba ekyamagero Yesu kye yakola ne bagamba nti, “Ddala ono ye Nnabbi oli alindirirwa okujja mu nsi!”
15Yesu bwe yategeera nti Bategeka okumukwata bamufuule kabaka waabwe nʼaddayo yekka ku lusozi.
16Obudde bwe bwawungeera abayigirizwa ba Yesu ne baserengeta ku nnyanja
17ne basaabala mu lyato ne boolekera Kaperunawumu. Nʼobudde bwali buzibye nga ne Yesu tannaba kutuuka gye bali.
18Awo omuyaga ne gukunta mungi, ennyanja nʼesiikuuka.
19Bwe baavugako kilomita nga ttaano oba mukaaga, ne balaba Yesu ngʼatambulira ku mazzi, ngʼasemberera eryato, ne batya.
20Yesu nʼabagamba nti,
21Ne baagala okumuyingiza mu lyato, amangwago eryato ne ligoba ku ttale gye baali bagenda.
22Ku lunaku olwaddirira, ekibiina kyʼabantu abaasigala emitala wʼeri, ne balabawo eryato limu lyokka, ne bamanya ngʼabayigirizwa be baawunguka bokka mu lyato.
23Kyokka amaato ne gava e Tiberiya ne gagoba awo kumpi nʼekifo abantu we baaliira emigaati Yesu gye yabawa ngʼamaze okwebaza.
24Awo abantu bwe baalaba nga Yesu taliiwo wadde abayigirizwa be, ne bakwata amaato ne bawunguka ne batuuka e Kaperunawumu nga banoonya Yesu.
25Bwe baamulaba emitala wʼennyanja ne bamubuuza nti, “Labbi, watuuse ddi wano?”
26Yesu nʼabaddamu nti,
27
28Awo ne bamubuuza nti, “Tukole ki okutuukiriza ekyo Katonda kyʼayagala?”
29Yesu nʼabaddamu nti,
30Ne bamugamba nti, “Kale kabonero ki ggwe kʼokola, tulabe tukukkirize? Onookola kabonero ki?
31
32Awo Yesu nʼabagamba nti,
33
34Ne bamugamba nti, “Mukama waffe, tuwenga emmere eyo buli lunaku.”
35Yesu nʼabaddamu nti,
36
37
38
39
40
41Awo Abayudaaya ne batandika okwemulugunyiza Yesu, kubanga yabagamba nti,
42Ne bagamba nti, “Ono si ye Yesu omwana wa Yusufu? Kitaawe ne nnyina tubamanyi. Kale ayinza atya okugamba nti,
43Yesu nʼabagamba nti,
44
45
46
47
48
49
50
51
52Awo Abayudaaya ne batandika okuwakana bokka na bokka nga bagamba nti, “Ono ayinza atya okutuwa omubiri gwe okugulya?”
53Yesu nʼabagamba nti,
54
55
56
57
58
59Ebyo Yesu yabyogera ngʼayigiriza mu kkuŋŋaaniro e Kaperunawumu.
60Abayigirizwa ba Yesu bangi bwe baabiwulira ne bagamba nti, “Ekigambo ekyo kizibu okutegeera. Ani asobola okutunnyonnyola kyʼagamba?”
61Awo Yesu bwe yategeera nga nʼabayigirizwa be bakyemulugunyako, nʼabagamba nti,
62
63
64
65Awo nʼagamba nti,
66Okuva olwo bangi ku bayigirizwa be ne bamuvaako ne bataddayo kuyita naye.
67Awo Yesu nʼakyukira abayigirizwa be ekkumi nʼababiri nʼababuuza nti,
68Simooni Peetero nʼamuddamu nti, “Mukama waffe, tunaagenda eri ani? Ggwe wekka gwʼolina ebigambo byʼobulamu obutaggwaawo.
69Ffe tubikkiriza era tumanyi nti Oli Mutukuvu wa Katonda.”
70Awo Yesu kwe kubagamba nti,
71Yesu yayogera ku Yuda, mutabani wa Simooni Isukalyoti, kubanga ye yali agenda okumulyamu olukwe.