Zabbuli 117:1-2 LGCB2014 - Bible AI1ⓡ Mutendereze Mukama, mmwe ensi zonna; mumugulumize, mmwe amawanga gonna.2ⓢ Kubanga okwagala kwe okutaggwaawo kungi gye tuli; nʼobwesigwa bwa Mukama bwa lubeerera. 2Mutendereze Mukama.